Watch Bukedde TV (Luganda) Live from Uganda. Bukedde TV is a general TV channel that is part of the Vision Group (a multimedia conglomerate in Uganda). The channel first aired in 2009. The headquarters is based in kampala.
1
/
1334


Ssaabalabirizi Samuel Kajjoba akubirizza Bannayuganda okukuuma emirembe.

Poliisi ekutte 5 abagambibwa okubeera mu kabinja k’abakuba abantu paver n'okubakwata obubaddiya

Okuwangula akalulu ka CEC kubadde kwa kaweerege. Abayiseemu basanyufu.

Poliisi eggalidde ddereva wa bbaasi ebadde eva e Kenya ng’edda Rwanda bwetomedde eggaali y’omukka.

Omusajja abadde agezaako okwokeza mukaziwe mu nnyumba ayokeza ekyaalo.

Ssaabalabirizi asoomoozezza bannabyabufuzi bakomye okuwubisibwa nti baagalibwa abalonzi

Abanene mu kibiina kya NRM bavudde mu ttabamiruka w’ekibiina nga bakiise ensingo

Pulezidenti Museveni alagidde akakiiko ka bannamateeka mu NRM okunoonyereza ku mivuyo.

Waliwo bannaNRM abawakanya ebyavudde mu kulonda akalulu ka CEC. Kuliko n'owabavubuka.

Mugobansonga: Ebifa mu ttabamiruka wa NRM

Ekirya Atabaala:Israel essuse okutirimbula abantu mu luwannanda lwe Gaza, obwenkanya bwetaagisa - UN

Ttuntu: Ba Kanyama mu Uganda baagala kusisinkana Pulezidenti Tebalina babalungamya

Ttuntu: Okukuuma obutonde Abakulu b'amasomero basisisnkanye. Baagala kutumbula tekinologiya.

Ttuntu: Omulabirizi wa Busoga asiibuudde Wakuwummula egyobulabirizi Abakulisitaayo bamusiimye

Ttuntu: Okulwanyisa envuba embi. Amagye gawabuddwa ku nneeyisa N'abavubi babanguddwa
1
/
1334
